Olubereberye 1
1 Olubereberye Katonda yatonda eggulu n’ensi. 2 Ensi yali njereere nga yeetabuddetabudde; n’ekizikiza kyali kungulu ku buziba: omwoyo gwa Katonda ne gumaamira kungulu ku mazzi. 3 Katonda n’ayogera nti, Wabeewo obutangaavu. Ne wabaawo obutangaavu. 4 Katonda n’alaba nga kirungi: Katonda n’ayawula wakati mu butangaavu n’ekizikizza. 5 Katonda obutangaavu n’abuyita emisana, n’ekizikiza n’akiyita ekiro. Nebuba akawungeezi, ne buba enkya, olwo lwe lunaku olumu.
Acquista questo ebook e ricevine 1 in più GRATIS!
Lingua Inglese ● Formato EPUB ● ISBN 9783730947609 ● Dimensione 1.6 MB ● Casa editrice BookRix ● Pubblicato 2018 ● Scaricabile 24 mesi ● Moneta EUR ● ID 6742741 ● Protezione dalla copia senza