Omulimu guno gw’abo abayaayaana okutambulira mu bulamu obuwanguzi nga bafuna okukkiriza okutuufu okusobola okuddiza Katonda ekitiibwa, nga babunyisa okwagala kwa Katonda n’okugabana enjiri ya Mukama. Era mu myaka abiri egiyise mbuulidde obubaka bungi wansi w’omutwe ‘Okukkiriza’ era okuyita mu kulonda obumu ku bwo n’okubusunsula mu ngeri ennung’amu, ekitabo kino kisobodde okufulumizibwa. Nsaba nti, Okukkiriza; kye kinyweza ebisuubirwa okubeera nga kikola ng’omunaala oguliko ekitangaala ekirung’amya abantu eri okukkiriza okutuufu eri emyoyo egitabalika .
Koop dit e-boek en ontvang er nog 1 GRATIS!
Formaat EPUB ● Pagina’s 120 ● ISBN 9791126307609 ● Bestandsgrootte 6.4 MB ● Uitgeverij Urim Books USA ● Gepubliceerd 2024 ● Editie 1 ● Downloadbare 24 maanden ● Valuta EUR ● ID 9499321 ● Kopieerbeveiliging Adobe DRM
Vereist een DRM-compatibele e-boeklezer