Tusanga Abakristaayo bangi nga bategeera omugaso gw’okusaba, naye bangi ku bo balemererwa okufuna okuddamu kwa Katonda kubanga tebamanyi kusaba okusinziira ku kwagala kwa Katonda. Kinuma nnyo okulaba n’okuwulira abantu ab’ekika ekyo okumala ebbanga ddene, naye ndi musanyufu nnyo okuba nga nfulumya ekitabo eky’ogera ku kusaba nga kyesigama ku myaka egisoba mu 20 egy’obuweereza saako ebyo bye neerabiddeko n’amaaso gange.
Compre este e-book e ganhe mais 1 GRÁTIS!
Formato EPUB ● Páginas 136 ● ISBN 9791126307098 ● Tamanho do arquivo 3.8 MB ● Editora Urim Books USA ● Publicado 2024 ● Edição 1 ● Carregável 24 meses ● Moeda EUR ● ID 9473257 ● Proteção contra cópia Adobe DRM
Requer um leitor de ebook capaz de DRM